Wikipedia lgwiki https://lg.wikipedia.org/wiki/Olupapula_Olusooka MediaWiki 1.45.0-wmf.9 first-letter Media Special Talk User User talk Wikipedia Wikipedia talk File File talk MediaWiki MediaWiki talk Template Template talk Help Help talk Category Category talk TimedText TimedText talk Module Module talk Event Event talk Margaret Lamwaka Odwar 0 10489 37869 36919 2025-07-10T20:54:27Z Namwanje Sauyah 7268 37869 wikitext text/x-wiki {{merge|Margaret Lamwaka}} '''Margaret Lamwaka Odwar''' (née '''Margaret Lamwaka''' ), era '''Margaret Odwar''', (yazaalibwa 23 Ogw'ekkumi n'ebiri 1969), munnabyabufuzi Munnayuganda nga [[:en:Parliament_of_Uganda|omubaka Omukyala akiikirira [[Kitgum (disitulikit)|ekitundu Disitulikiti ye Kitgum]] mu Palamenti ya Uganda ey'ekkumi (2016 okutuuka 2021). == Gyenvudde n'Okusoma == Yazaalibwa mu [[Kitgum (disitulikit)|Disitulikiti y’e Kitgum]], mu [[:en:Acholi_sub-region|kitundu kya Acholi]], mu [[:en:Northern_Region,_Uganda eky’omumambuka]] ga [[Yuganda|Uganda]], nga 23 Ogw'ekkumi n'ebiri 1969. Satifikeeti eya pulayimale yagifunnira ku ssomero erya Koch Goma Central Primary School. Mu 1986, yafuna satifikeeti ye eya eddaala erisooka okuva mu [[:en:Wanyange_Girls'_Secondary_School|Wanyange Girls’ Secondary School]], mu Disitulikiti y’e Jinja]] . Yagenda mu Alero Primary Teachers College n'afuna Dipuloma mu by’enjigiriza ebya pulayimale, okuva mu National Teachers College, Unyama. Mu 2006, yaweebwa diguli esooka ey'obusomesa, oluvannyuma lw’emyaka esatu n’aweebwa diguli ey'okubiri mu by'obusomesa okuteekerateekra n'okubuddukanya, zombi okuva mu [[:en:Uganda_Christian_University|Uganda Christian University]], e [[:en:Mukono|Mukono]] . == Emirimu nga tanagenda mu by'obufuzi == Okuva mu 1989 okutuuka mu 2015, Margaret Lamwaka yasomesa mu masomero ga pulayimale mu bitundu bya Uganda eby'enjawulo. Ye yatandika ng’omusomesa owa guleedi ey'okusatu mu ssomero lya Gulu Public Primary School, mu 1989, n’alinnya ku guleedi 1 era n’afuuka omukulu w’essomero lya Pandwong Primary School, mu 2015. == Omulimu gw’eby'obufuzi == Mu 2016, Margaret Lamwaka yavuganya ku ky’omubaka omukyala mu Disitulikiti y’e Kitgum, ku tikiti y’ekibiina ky’eby'obufuzi [[National Resistance Movement|ekya National Resistance Movement]] ekiri mu buyinza. Yawangula era ye mubaka Omukyala owa Palamenti mu Disitulikiti y’e Kitgum. Mu palamenti ey’ekkumi, mmemba ku bukiiko bwa palamenti bubiri; (a) akakiiko akakola ku mateeka, enkizo n’empisa ne (b) akakiiko akakola ku by’enjigiriza n’emizannyo. == Laba ne == * [[Beatrice Atim Anywar|Beatrice Atim Anywar nga bwe kiri]] * [[Henry Oryem Okello|Okello Oryem]] == Ebijuliziddwa == {{Reflist}} hup8wx98q33mvtv8pvth39to7ekbk35 Bibyo 0 11223 37870 37818 2025-07-11T05:48:23Z CommonsDelinker 82 Removing [[:c:File:Bibyo_Book.png|Bibyo_Book.png]], it has been deleted from Commons by [[:c:User:The Squirrel Conspiracy|The Squirrel Conspiracy]] because: per [[:c:Commons:Deletion requests/Files uploaded by Enzikiriza|]]. 37870 wikitext text/x-wiki [[File:Ekitabo Bibyo.jpg|thumb|Bibyo]] [[File:Museveni ne Omulangirizi.png|thumb|Museveni ne Omulangirizi mu 2015]] '''BIBYO''' ky'ekitabo ekyatongozebwa [https://en.wikipedia.org/wiki/Politics%20of%20Uganda gavumenti ya Uganda] okulambika ennono mu buwangwa obw'enjawula obuli mu Uganda nga essira lisiddwa ku nkola z'obwomwoyo. Ekitabo kino kati kyekikozesebwa nga ekitabo ekitongole ekijulizibwamu abo ab'enzikiriza y'ekinnansi mu Uganda. Ekitabo kyatongozebwa ku lunaku Uganda lweyakuza olunaku l'wobuwangwa mu nsi, nga 26 June 2025 ku National Theatre mu Kampala.<ref>{{cite web|title=Uganda Traditional Forum launches Bibyo| url=http://https://dailyexpress.co.ug/2025/06/29/uganda-traditional-forum-launches-landmark-book-to-preserve-cultural-heritage| newspaper=[[Daily Express]] |location=Kampala}}</ref> Okusinziira ku muwandiisi eyakungaanya ebyafaayo byabajjajjaffe okuva mu bantu b'omubuwangwa obw'enjaulo mu Uganda ne mubitundu bya Afrika ebirala, yategeeza nti ekitabo kino kyakuyamba nnyo okujjukiza abantu bonna byebalina okumanya ebikwata ku bulamu bwabwe nga bwebwatandika okuva mu masooka, nga bwebuli kati ate nga bwebwandibadde mu maaso eyo. == Ebyafaayo by'ekitabo == Mu mwaka gwa 2015, Omulangirizi, Prof. Prince Wasajja Kiwanuka yafulumya ekitabo ekiyitibwa 'Ekubo etuufu eritutuusa eri Omutonzi'. <ref>Alphonomee: True Path to God| url=http://https://www.amazon.com/Alphanome-True-Path-God-1/dp/1977654290 Alphanome:True Path God]}}</ref>. Ekitabo kyasomebwa abantu bangi kuba kyali kiraga nti buli ggwanga lisobola okutegeera Omutonzi nga liyita mu nnono zaalyo. Era ekitabo ekyo kyali kiraga, nti namadiini gonna getulina wano mu Afrika, nga gaaleetebwa bagwiira, galimu ennono n'ebyafaayo by'obuwangwa bwabwe. Abamu kubaasoma ekitabo ekyo mwemwali ne Pulezidenti w'eggwanga H.E Yoweri Kaguta Museveni. Yatumya Omulangirizi namusiima olw'ekitabo ekyo. Wabula yamukubiriza agende mu maaso n'okunoonyereza okulaba oba kisoboka okubaayo n'ennambiko eyawamu eyogera ku nnono y'okusinza mu Uganda. Omulangirizi yatandika okutalaaga ebifo eby'enjawulo ebyennono mu Uganda, omwali Bunyoro, Tooro, Akole, Busoga, Bugisu, Teso, Lango nebirala bingi. Teyakoma okwo wadde nga yali amaze okufuna digiri eyokusatu mu busomesa bw'ennimi, yaddayo okusoma digiri endala mu by'enzikiriza yabaddugavu. Yafuna omukisa okusomesebwa aba [https://en.wikipedia.org/wiki/Kemetic%20Orthodoxy Kemetic Orthodoxy]era eyo gyeyatandikira okutendekebwa empandiika y'ebitabyo ebitukuvu. (Scripture Writing). Yeegata ku Harvard University mu 2019 nasoma essomo ery'obulangirizi n'okubonesebwa (PredictionX: Omens, Oracle and Prophecies). Bweyalimaliriza natandika okuyitibwa Omulangirizi. == Ebikwata ku kitabo Bibyo == '''BIBYO''' kitegeeza ebyo byonna ebikukwatako nga bisibuka mu nsi Omutonzi gyeyakutonderamu. Ekigambo kino kiri mu lulimi Luganda nga ezimu ku nnimi ennansi ate nga lwelulimi lw'omuwandiisi. Ekitabo kigenderedde okuyamba abantu ba Uganda ne Africa okujjukira ebyafaayo byabwe ebyataataaganyizibwa ennyo okuva omuzungu lweyajja ku lukalu luno. Byetuyiga mu kitabo kino bituyamba okukuuma obuwangwa nennono zaffe nekitusembeza kumpi n'omutonzi waffe eyatutondera mu buwangwa bwaffe. Ekitabo era kyagenderera okuyamba okuzaawo enkola okwasimbibwa Enzikiriza yaffe ey'ekinnansi nga kisoosoowaza empisa n'obuntubulamu. Ekitabo kino akyakaziddwako '''Endagamwoyo''' kirimu Ebitabo ebikulu 7 (musanvu) == Ebitabo ebiri mu Bibyo == '''Ekitabo ky’entandikwa''' Kyogera ku ntandikwa y'obulamu bwonna ku nsi – okuva ku migga,omukka, omuliro, ensozi, abantu n’ettaka. Amakulu g'obulongo nga; obulamu n'okufa, ekitangaala n'ekizikiza, obutonde bwabantu; omukazi n'omusajja, ensi n'obwengula. Kirambika bulungi omuntu yenna ayagala okumanya ensibuko n'ebyafaayo ebimukwatako nga omunnansi wa Uganda oba asibuka ku lukalu lwabaddugavu. '''Ekitabo ky’Abajjajja''' Ekitabo kino kitujjukiza bajjajjaffe abasooka – betujja tusikira. Kyogera ku nkolagana yabwe n'omutonzi eyaleetera abamu okukola ebyewunyisa.Muno mulimu abatandika edyo zetusibukamu, abalanzi, abavumbuzi nabalwanyi nnamige.Ekitabo kitujjukiza nti bajjajjaffe tebasanaawo, emyoyo gyabwe giri naffe. Ekitabo ky’Obwakabaka Kyogera ku nsibuko n'enteekateeka entukuvu eyasibuka abakulembeze abensikirano mu Uganda okugeza mu Bunyoro, Buganda, Busoga, Nkore, Lango, Teso, Bugisu newalala. Kinyonyola okubonaabona bassekabaka nabakulembeze bennono abalala kwebayitamu nga omuzungu aze okuwamba ensi yabwe. '''Ekitabo ky’Obutonde n’Ensi Entukuvu''' Kyogera ku makulu agali mu butonde bwaffe nengeri gyetusobola okutegeeramu Omutonzi waffe nga tusoma obubaka bw'ebitonde ebitwetolodde.Ekitabo kinnyonnyola amakulu g'enjuba, omwezi, emmunyeenye, amazzi, n’emiti - Ensozi, ebiyiriro, ennyanja n'emigga byonna birimu Omwoyo w'Omutonzi.Ekitabo kino kitulaga nti omuntu bwamanya amakulu g'obutonde asituka mu bwamwoyo. '''Ekitabo ky’Amagezi n’Empisa''' Kino kitabo ekirambika ennono z’amagezi eg'ensibo omuli- engero, emizizo, amateeka ku nkolagana yabantu. Kijjayo ennambiko ku nkola ezisimbye ku mazima n'obwenkanya.Ekitabo kino kituyisa mu mikolo emitukuvu egitusembeza ew'omutonzi waffe wamu kulambika essaala. '''Ekitabo ky’Obunnabbi n’Okweza Obuggya''' Kyogera ku bawereza b'omutonzi abafuna omukisa okugabana ku bitone ebyenjawulo; omuli Abaluutansozi, Abaluutanyanja, Ababonesebwa, Abalanzi, Abakongozi, abasawo nabalala. Ekitabo kino era kirondoola abantu ab'enjawulo absituse okusomesa ku mutima gw'obumu mu Africa '''Ekitabo ky’Okuzuukuka''' Ekitabo kino kikubiriza abantu bonna naddala abavubuka n’abaana abato okwewalira ddala enkola engwiira ezaleetebwa abafuzi bamatwale.Ekitabo kiwa abavubuka omukisa okutumbula enkola z'abajjajjabwe okutuukana n'omulembe oguliwo. Kiraga obuzibu obunava mu tekinolgiya singa anatu bagwamu ak'obuntu. 0knvi52ltwpazfr5ckapr963rk5b5jp 37871 37870 2025-07-11T05:48:33Z CommonsDelinker 82 Removing [[:c:File:Ekitabo_Bibyo.jpg|Ekitabo_Bibyo.jpg]], it has been deleted from Commons by [[:c:User:The Squirrel Conspiracy|The Squirrel Conspiracy]] because: per [[:c:Commons:Deletion requests/Files uploaded by Enzikiriza|]]. 37871 wikitext text/x-wiki [[File:Museveni ne Omulangirizi.png|thumb|Museveni ne Omulangirizi mu 2015]] '''BIBYO''' ky'ekitabo ekyatongozebwa [https://en.wikipedia.org/wiki/Politics%20of%20Uganda gavumenti ya Uganda] okulambika ennono mu buwangwa obw'enjawula obuli mu Uganda nga essira lisiddwa ku nkola z'obwomwoyo. Ekitabo kino kati kyekikozesebwa nga ekitabo ekitongole ekijulizibwamu abo ab'enzikiriza y'ekinnansi mu Uganda. Ekitabo kyatongozebwa ku lunaku Uganda lweyakuza olunaku l'wobuwangwa mu nsi, nga 26 June 2025 ku National Theatre mu Kampala.<ref>{{cite web|title=Uganda Traditional Forum launches Bibyo| url=http://https://dailyexpress.co.ug/2025/06/29/uganda-traditional-forum-launches-landmark-book-to-preserve-cultural-heritage| newspaper=[[Daily Express]] |location=Kampala}}</ref> Okusinziira ku muwandiisi eyakungaanya ebyafaayo byabajjajjaffe okuva mu bantu b'omubuwangwa obw'enjaulo mu Uganda ne mubitundu bya Afrika ebirala, yategeeza nti ekitabo kino kyakuyamba nnyo okujjukiza abantu bonna byebalina okumanya ebikwata ku bulamu bwabwe nga bwebwatandika okuva mu masooka, nga bwebuli kati ate nga bwebwandibadde mu maaso eyo. == Ebyafaayo by'ekitabo == Mu mwaka gwa 2015, Omulangirizi, Prof. Prince Wasajja Kiwanuka yafulumya ekitabo ekiyitibwa 'Ekubo etuufu eritutuusa eri Omutonzi'. <ref>Alphonomee: True Path to God| url=http://https://www.amazon.com/Alphanome-True-Path-God-1/dp/1977654290 Alphanome:True Path God]}}</ref>. Ekitabo kyasomebwa abantu bangi kuba kyali kiraga nti buli ggwanga lisobola okutegeera Omutonzi nga liyita mu nnono zaalyo. Era ekitabo ekyo kyali kiraga, nti namadiini gonna getulina wano mu Afrika, nga gaaleetebwa bagwiira, galimu ennono n'ebyafaayo by'obuwangwa bwabwe. Abamu kubaasoma ekitabo ekyo mwemwali ne Pulezidenti w'eggwanga H.E Yoweri Kaguta Museveni. Yatumya Omulangirizi namusiima olw'ekitabo ekyo. Wabula yamukubiriza agende mu maaso n'okunoonyereza okulaba oba kisoboka okubaayo n'ennambiko eyawamu eyogera ku nnono y'okusinza mu Uganda. Omulangirizi yatandika okutalaaga ebifo eby'enjawulo ebyennono mu Uganda, omwali Bunyoro, Tooro, Akole, Busoga, Bugisu, Teso, Lango nebirala bingi. Teyakoma okwo wadde nga yali amaze okufuna digiri eyokusatu mu busomesa bw'ennimi, yaddayo okusoma digiri endala mu by'enzikiriza yabaddugavu. Yafuna omukisa okusomesebwa aba [https://en.wikipedia.org/wiki/Kemetic%20Orthodoxy Kemetic Orthodoxy]era eyo gyeyatandikira okutendekebwa empandiika y'ebitabyo ebitukuvu. (Scripture Writing). Yeegata ku Harvard University mu 2019 nasoma essomo ery'obulangirizi n'okubonesebwa (PredictionX: Omens, Oracle and Prophecies). Bweyalimaliriza natandika okuyitibwa Omulangirizi. == Ebikwata ku kitabo Bibyo == '''BIBYO''' kitegeeza ebyo byonna ebikukwatako nga bisibuka mu nsi Omutonzi gyeyakutonderamu. Ekigambo kino kiri mu lulimi Luganda nga ezimu ku nnimi ennansi ate nga lwelulimi lw'omuwandiisi. Ekitabo kigenderedde okuyamba abantu ba Uganda ne Africa okujjukira ebyafaayo byabwe ebyataataaganyizibwa ennyo okuva omuzungu lweyajja ku lukalu luno. Byetuyiga mu kitabo kino bituyamba okukuuma obuwangwa nennono zaffe nekitusembeza kumpi n'omutonzi waffe eyatutondera mu buwangwa bwaffe. Ekitabo era kyagenderera okuyamba okuzaawo enkola okwasimbibwa Enzikiriza yaffe ey'ekinnansi nga kisoosoowaza empisa n'obuntubulamu. Ekitabo kino akyakaziddwako '''Endagamwoyo''' kirimu Ebitabo ebikulu 7 (musanvu) == Ebitabo ebiri mu Bibyo == '''Ekitabo ky’entandikwa''' Kyogera ku ntandikwa y'obulamu bwonna ku nsi – okuva ku migga,omukka, omuliro, ensozi, abantu n’ettaka. Amakulu g'obulongo nga; obulamu n'okufa, ekitangaala n'ekizikiza, obutonde bwabantu; omukazi n'omusajja, ensi n'obwengula. Kirambika bulungi omuntu yenna ayagala okumanya ensibuko n'ebyafaayo ebimukwatako nga omunnansi wa Uganda oba asibuka ku lukalu lwabaddugavu. '''Ekitabo ky’Abajjajja''' Ekitabo kino kitujjukiza bajjajjaffe abasooka – betujja tusikira. Kyogera ku nkolagana yabwe n'omutonzi eyaleetera abamu okukola ebyewunyisa.Muno mulimu abatandika edyo zetusibukamu, abalanzi, abavumbuzi nabalwanyi nnamige.Ekitabo kitujjukiza nti bajjajjaffe tebasanaawo, emyoyo gyabwe giri naffe. Ekitabo ky’Obwakabaka Kyogera ku nsibuko n'enteekateeka entukuvu eyasibuka abakulembeze abensikirano mu Uganda okugeza mu Bunyoro, Buganda, Busoga, Nkore, Lango, Teso, Bugisu newalala. Kinyonyola okubonaabona bassekabaka nabakulembeze bennono abalala kwebayitamu nga omuzungu aze okuwamba ensi yabwe. '''Ekitabo ky’Obutonde n’Ensi Entukuvu''' Kyogera ku makulu agali mu butonde bwaffe nengeri gyetusobola okutegeeramu Omutonzi waffe nga tusoma obubaka bw'ebitonde ebitwetolodde.Ekitabo kinnyonnyola amakulu g'enjuba, omwezi, emmunyeenye, amazzi, n’emiti - Ensozi, ebiyiriro, ennyanja n'emigga byonna birimu Omwoyo w'Omutonzi.Ekitabo kino kitulaga nti omuntu bwamanya amakulu g'obutonde asituka mu bwamwoyo. '''Ekitabo ky’Amagezi n’Empisa''' Kino kitabo ekirambika ennono z’amagezi eg'ensibo omuli- engero, emizizo, amateeka ku nkolagana yabantu. Kijjayo ennambiko ku nkola ezisimbye ku mazima n'obwenkanya.Ekitabo kino kituyisa mu mikolo emitukuvu egitusembeza ew'omutonzi waffe wamu kulambika essaala. '''Ekitabo ky’Obunnabbi n’Okweza Obuggya''' Kyogera ku bawereza b'omutonzi abafuna omukisa okugabana ku bitone ebyenjawulo; omuli Abaluutansozi, Abaluutanyanja, Ababonesebwa, Abalanzi, Abakongozi, abasawo nabalala. Ekitabo kino era kirondoola abantu ab'enjawulo absituse okusomesa ku mutima gw'obumu mu Africa '''Ekitabo ky’Okuzuukuka''' Ekitabo kino kikubiriza abantu bonna naddala abavubuka n’abaana abato okwewalira ddala enkola engwiira ezaleetebwa abafuzi bamatwale.Ekitabo kiwa abavubuka omukisa okutumbula enkola z'abajjajjabwe okutuukana n'omulembe oguliwo. Kiraga obuzibu obunava mu tekinolgiya singa anatu bagwamu ak'obuntu. 4khz61b023n2uxefkdgi2a5tfh78m93 Entebbe Cricket Oval 0 11225 37858 2025-07-10T19:17:20Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37858 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya kuliketi, e [[Entebbe]], Uganda. Mugwomunaana 2021, the ground was the venue for the 2021–22 Uganda Tri-Nation Series which involved Uganda's team along with Kenya and Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} 2cva7rhf5nlqydtb1y3tunmxiy9bovu 37859 37858 2025-07-10T19:18:38Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37859 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya kuliketi, e [[Entebbe]], Uganda. Mugwomunaana 2021, kino ekisaawe webaazanyira 2021–22 Uganda Tri-Nation Series which involved Uganda's team along with Kenya and Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} 2gryxqnorvlfv9zqlu6s3kh5p8whfc4 37860 37859 2025-07-10T19:20:13Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37860 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya kuliketi, e [[Entebbe]], Uganda. Mugwomunaana 2021, kino ekisaawe webaazanyira 2021–22 Uganda Tri-Nation Series omwali ttiimu ya Uganda awamu ne Kenya era ne Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} i5slbtzxkr49r2b68t1kvdqgwp9f5rr 37861 37860 2025-07-10T19:21:11Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37861 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya kuliketi, e [[Entebbe]], Uganda. Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira 2021–22 Uganda Tri-Nation Series omwali ttiimu ya Uganda awamu ne Kenya era ne Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} g5raocde4nru909dvs2wpcu1r86qtvh 37862 37861 2025-07-10T19:22:39Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37862 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda. Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} 9pmqwj88aypd008bsbo9ji3u0mdkl5g 37863 37862 2025-07-10T19:23:05Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37863 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria. == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} h81gog5z8rhsa3szg771dmt4c0gxj6n 37864 37863 2025-07-10T19:23:33Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37864 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria.<ref name="series">https://kenya-cricket.com/2021/08/22/kenya-selects-interim-squad-ahead-of-uganda-tie/</ref> == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} 6xuyou41srwmt0bqjam0vdqlkgrgfky 37865 37864 2025-07-10T19:24:07Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37865 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria.<ref name="series">https://kenya-cricket.com/2021/08/22/kenya-selects-interim-squad-ahead-of-uganda-tie/</ref><ref>https://czarsportzauto.com/uganda-to-host-kenya-and-nigeria-for-one-day-and-t20i-tri-series-in-september-2021/</ref> == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} t5z8um68qopjegrgrbrficjkad50vvb 37866 37865 2025-07-10T19:26:33Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the section "External links" from the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37866 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria.<ref name="series">https://kenya-cricket.com/2021/08/22/kenya-selects-interim-squad-ahead-of-uganda-tie/</ref><ref>https://czarsportzauto.com/uganda-to-host-kenya-and-nigeria-for-one-day-and-t20i-tri-series-in-september-2021/</ref> == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} == laba ne == * [https://www.crichq.com/grounds/6869 CricHQ] ghaifmvlp2u4rwymed3gocm3nwguwit 37867 37866 2025-07-10T19:27:30Z Solomon Suubi 6901 Created by translating the section "External links" from the page "[[:en:Special:Redirect/revision/1192816267|Entebbe Cricket Oval]]" 37867 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria.<ref name="series">https://kenya-cricket.com/2021/08/22/kenya-selects-interim-squad-ahead-of-uganda-tie/</ref><ref>https://czarsportzauto.com/uganda-to-host-kenya-and-nigeria-for-one-day-and-t20i-tri-series-in-september-2021/</ref> == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} == laba ne == * [https://www.crichq.com/grounds/6869 CricHQ] == laba ne == * [https://www.crichq.com/grounds/6869 CricHQ] jr9zyl1cbhxtle9ch6olhnv9b20c7bc 37868 37867 2025-07-10T19:28:48Z Solomon Suubi 6901 /* laba ne */ 37868 wikitext text/x-wiki {{Infobox cricket ground|ground_name=Entebbe Cricket Oval|nickname=|country=Uganda|image=|location=[[Entebbe]], Uganda|establishment=|seating_capacity=|end1=|end2=|international=true|firstt20idate=10 September|firstt20iyear=2021|firstt20ihome=Uganda|firstt20iaway=Kenya|lastt20idate=17 September|lastt20iyear=2021|lastt20ihome=Uganda|lastt20iaway=Kenya|firstwt20idate=9 December|firstwt20iyear=2023|firstwt20ihome=Kenya|firstwt20iaway=Zimbabwe|lastwt20idate=17 December|lastwt20iyear=2023|lastwt20ihome=Uganda|lastwt20iaway=Zimbabwe|date=17 December 2023|source=https://www.espncricinfo.com/ci/content/ground/533111.html Cricinfo}} '''Entebbe Cricket Oval''' kisaawe kya [[:en:Cricket|kuliketi]], e [[Entebbe]], Uganda.<ref>https://sportsoceanuganda.com/2021/08/28/cricket-cranes-baby-cricket-cranes-in-camp-ahead-of-september-events/</ref> Mugwomunaana 2021, mu kino ekisaawe mwebaazannyira [[:en:2021–22_Uganda_Tri-Nation_Series|2021–22 Uganda Tri-Nation Series]] omwali [[:en:Uganda_national_cricket_team|ttiimu ya Uganda]] awamu ne Kenya era ne Nigeria.<ref name="series">https://kenya-cricket.com/2021/08/22/kenya-selects-interim-squad-ahead-of-uganda-tie/</ref><ref>https://czarsportzauto.com/uganda-to-host-kenya-and-nigeria-for-one-day-and-t20i-tri-series-in-september-2021/</ref> == Ebijuliziddwamu == {{Reflist}} == laba ne == * [https://www.crichq.com/grounds/6869 CricHQ] * bdzk1e0eh241yo77x07sflxtndewxdp